Ezra 7:1-5

Ezera Akomawo e Yerusaalemi

1 aAwo oluvannyuma lw’ebyo, mu biro eby’obufuzi bwa Alutagizerugizi kabaka w’e Buperusi, Ezera mutabani wa Seraya, muzzukulu wa Azaliya, muzzukulu wa Kirukiya, 2 bmuzzukulu wa Sallumu, muzzukulu wa Zadooki, muzzukulu wa Akitubu, 3muzzukulu wa Amaliya, muzzukulu wa Azaliya, muzzukulu wa Merayoosi, 4muzzukulu wa Zerakiya, muzzukulu wa Uzzi, muzzukulu wa Bukki, 5muzzukulu wa Abisuwa, muzzukulu wa Finekaasi, muzzukulu wa Eriyazaali, muzzukulu wa Alooni kabona asinga obukulu,
Copyright information for LugEEEE